[Maneno ya "Sejjiga"]
[Shairi 1]
Bwowulilanga akayimba Kano, nkubira
Nze gwe waganza neweelabira, hey
Ombulilanga ekigendelelwa, kyewalina
Wandekera sejjiga nogenda
[Shairi 2]
Omubiri gwo nakabugumu, kewalina
Bwe wajjako akateteeyi aka kilagala, mm-na
Okuzukuka nendaba, ebbaluwa
Wandekera sejjiga nogenda
[Kwaya]
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Hey
[Shairi 3]
Bwowulilanga akayimba kano komawo
Onzijje mu kilooto kino, mu kilooto kino komawo
Ondeeteranga nendaba amaaso go amawoomu
Wandekera sejjiga nogenda
[Kwaya]
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
Offisaanga kukadde nonkyaalira
[Daraja]
Vva mukuzanya jira odde, oh
Tomala biseera (Tomala biseera)
Tomala biseera (Tomala biseera)
Vva mukuzanya jira oddе, oh
Tomala biseera (Tomala biseera)
Tomala biseera (Tomala biseera)
[Chombo Nje]
Sejjiga was written by Maurice Kirya.
Sejjiga was produced by Maurice Kirya.
Maurice Kirya released Sejjiga on Fri Apr 22 2022.